Ennimiro yaffe erina ebimera bingi okuva mu nsiko ne munnimiro. Yakolebwa omukugu wa Manchester, omuwandiisi era omusomesa Leopold Hartley Drindon okuwagira omulimu gwe ogwokukubiriza abantu okumanya ebirime ebibetoloodde era nnokulima.
Ng’ebifananyi byo muluwummula, Grindon yagamba nti enkumi nenkumi zebirime bikola ng’ekijjukizo ky’ebiseera ebikadde era ng’obigasse ne biwandiike, kiraga ekifaananyi ky’okulima mu budde bwa Victorian.
Bw’oba osobola okufuna eddirisa, olujja oba ennimiro, oba ensuwa yekirime kuddirisa, lwaki tewenyigira mu nkola ya sayansi (Science) eya yabatuuze? Manchester yonna eri mukwenyigira mukusomwozebwa kwe by'obutonde wakati we nnaku z'omwezi 24 ne 27 ogwokuna.
Bwoba olina enimiro, ebirime byensuwa oba kuddirisa, kano kekaseera okulimako. Nkola nnungi eyokuwujjalako era egasa obulamu bwo. Ne munda munyumba, tulina ebyemikono bingi ebye myaka gyona, okuba ngabali bbise (busy) mukiwummulo muno. Genda ku mukutu gw’budde bwa sipulingi (spring) ogwebyemikono: MMinQuarantine.